Yesu Yekka Buy on Amazon
Facebook LinkedIn

Yesu Yekka

Price not available for France

You can still browse on Amazon. Try another country above.

Book Details
Author(s) Desmond Ford
ISBN / ASIN 1496028554
ISBN-13 9781496028556
Marketplace France 🇫🇷
Description
Ekitabo kino kyesigamiziddwa ku Kristo, kyesigamiziddwa ku musaalaba era ne kunjiri. Kisongedde ddala ku kutuukiriza ekisuubizo Katonda kye yakola emyaka egisoba mu nkumi ssatu egiyise. Katonda yasuubiza nti luliba lumu n’abeera naffe era n’atambula naffe, nti era anaabeera katonda waffe naffe tunaabeera bantu be. Ekisuubizo ekyo kyatuukirizibwa mu Yesu nga ye ye a Katonda ali naffe. Yesu yajja okutulaga Katonda bw’afaanana. Y’etikka ebibi byaffe, era ku Musaalaba yasalirwa omusango n’asingisibwa ogwali ogwaffe. Olwo nno ffe ne tuba nga tetulina kyakunenyezebwa ne twejjeerezebwa. Katonda bwatyo bwafanana. Wano mu Yesu Yekka mulimu ebirungo byotojja kusanga wantu walala wonna. Eky’omuwendo omungi ekijja okukulungamya okuyimba amatendo ga Katonda olw’okwagala kwe okungi era n’amagezi ge. Desmond Ford awandiise ebitabo bingi ku Kristo. Ekitongole kye ekya Good News Unlimietted kikuba ebitabo, emiko mu mawulire era n’obutabo. Era ku mutimbagano gw’ebyuma bikali magezi ojja kusangako bingi ebijja okukuyamba mu kusinza.
Donate to EbookNetworking
No Prev
No Next